Ab'e Kotido Bakolerera Kulya

0
532

Nazikuno nga aba Karamojja kiba kizibu okwetundako ente zaabwe, wakiri ngomujjako ekirala nomulekera ente, naye ebintu bwebigenze bikyuka, nabakaramojja bakyuse nga mukadde kano batunda ne kunte bagule emmere saako eddagala, era okusinga bazitundira mu katale ke Kinawati e Kotido.