Ab'e Mubende Batabukidde Akulira Abakozi

0
637

Ba ssentebe amakumi 23 ab’amagombolola agakola district y’e Mubende batabukidde akulira abakozi ku district Charles Kiberu nga bamulanga kubanyooma n’okwekobaana n’abakozi be nebabamalako emirembe.
Ba ssentebe bano okutuuka okuva mu mbeera kiddiridde okuyita akulira abakozi okwetaba mu lukiiko lwabwe olwa buli mwaka olugatta ba ssentebe ba magombolola gonna n’atalabikako.