Abee Mamba Batandise Okwekamwana

0
468

Bazzukulu ba Gabunga abeddira emmamba bafungizza okutumbula ebifo eby’enkizo ebiri mu kika kyabwe, ebisobola okufuuka eby’obulambuzi by’eggwanga.
Bano omulimu bagutandise na kuzimba mbuga ya jjajjaabwe Mubiru Gabuga e Nkajja mu Busiro, ebadde mu mbeera embi.