Abeewola Musasule Banka Zikole – Kasaija

0
507

Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija abuuliridde bannayuganda bayige okukwata obulungi ensimbi, ate bwe beewola sente bafube okuzizzaayo.
Kasaija agambye nti abantu okwewola ne batazzaayo, y’emu ku nsonga evuddeko bbanka okugwa.
Wabula alabudde bbanka nazo okukomya okugayaalirira abo abeewola ne batasasula.