Absoga Batudde ku Zaabu Gwebatamanyi

0
703

Busoga erina ebyobulambuzi bingi, era bisikiriza abantu okuva munsi ez’enjawulo okujja okubyerolerako gamba ng’ensibuko y’omugga kiyira, ebiyiriro bye Itanda, nebirala ebyongedde okuleeta ensimbi eri egwanika lya Uganda.
Busoga era erina n’ebintu ebimu abasoga byebatamanyi nti zaabu yenyini kwebatudde ng’olusozi lwe Kagulu e Buyende. Omusasi waffe Anthony Palapande alina ebikira ku bino.