Amagye Gasindiikirizza Ssentebbe Mbabaali

0
671

Abawandiika abaagala okuyingira amagye e Masaka basindiikirizza ssentebe w’e Masaka Jude Mbabaali ebweru bwabadde agezaako okulemesa okuwandiika abantu balowooza nti ssi bannamasaka.
Mbabaali akedde kwesogga kisaawe ky’e Masaka Recreation gyebawandiikira abayingira amagye ng’eno gyasanze nga basimbye ennyiriri era n’agezaako okunnyonnyola naye nga mpaawo amuwuliriza.