Amasannyalaze Gasaanyizaawo Bya Bukadde

0
714

Wabaddewo akasattiro ku kyalo Gangu wano mu municipali empya eya Makindye amasanyalaze bwegasanyizaawo enyumba okukakana ng’ebintu byabukadde nabukadde bisanyeewo. Ekirungi mpaawo afiridde mu njega eno.