Amateeka G'okutwala Abaana Kati Makakali

0
1194

Abazadde bakubiriziddwa okufayo ennyo okukuliza abaana babwe mu maka basobola okukula nga bamanyi gyebava.
Kino kiva ku muwendo gw’abaana abasulibwa ku nguudo, mu kabuyonjo nabalala bebaleka mu malwaliro nga bazaliddwa okuba nga gweyongedde nnyo naddala wano mu Kampala.
Abe kitongole kya Service and Computer Industries bebakubye omulanga guno nga baliko obuyambi bwebatutte mu mumaka aga Sanyu Babies Home.