Banka Enkulu Yeddizza Banka Ya Sudhir, Crane Bank

0
647

Bbanka enkulu eya Uganda erangiridde nga bwegize nga yeddiza Crane Bank nga kino kyakumala ekiseera okutuusa Crane Bank lweneesobola okwetengerera mu by’ensimbi ezigiddukanya.
Okusinziira ku gavana wa Bank of Uganda Pulof Emmanuel Tumusiime Mutebile, Crane Bank webadde etuuse ebadde tekyayinza kwetengerera olw’ensimbi ezigiddukanya okukeewa.