Bannabufuzi Balemesezza Emwaannyi

0
1054

Ekitongole ekivunanyizibwa ku mwanyi ekya Uganda Coffee Dev authority kyagala ensimbi zongerwe mu kunonyereza, Uganda bweba eyagala okutukiriza ekigendererwa ekyokutunda obukadde amakumi abiri obwensawo zemwanyi buli mwaka omwaka gwa 2020 wegunatukira.
Abakugu mu mwanyi bagamba nti okunonyereza kujja kuyamba abalimi okumanya ngeri ki gyebayinza okufunamu amakungula agawagulu naddala ngettaka terikyali jjimu.