Bannakyewa Balumirizza Balamuzi ku Nguzi

0
1099

Bannakyewa abalwanyisa enguzi aba Anti- Corruption Coalition of Uganda bagugumbudde nnyo ekitongole ekiramuzi nti kisussizza obulyake n’obulabbyi, era y’ensonga evuddeko bannayuganda okubaggyamu obwesige.
Mu alipoota yabwe gye bafulumizza, bannakyewa bagamba nti ekitongole ekiramuzi kiremeddwa okukangavvula abalamuzi abalyake, ekivuddeko enguzi okweyongera.