Bannamawulire Bagaaniddwa Okukwata Ebifaanannyi Bya Besigye

0
718

Wabaddewo akanyolagano ku luguudo olugenda ku kisaawe e Ntebe nga ab’ebyokwerinda okubadde abaserikale ba poliisi n’abajaasi nga bubeefuka ne bannamawulire ababadde bagenze okulindirira amadda ga Dr Kizza Besigye.
Bannamawulire basindiikiriziddwa era nebagaanibwa okutuuka okumpi n’ekisaawe kyennyonyi nga kabadde kaseera ka kwenyoola.