Besigye Akubye Poliisi Ekimmooni, Tasiibyeyo Waka

0
1016

Poliisi n’olwaleero esiibye mu maka ga Dr Kizza Besigye ngekuuma okusobola okumutangira okufuluma ewuwe.
Kyokka era mu kanyolagano ng’elawuna okukakasa nti mwali mu maka ge, wabaluseewo oluyombo n’omukozi w’omumaka ga Dr Besigye ababadde abakaka okufuluma amaka gano okukkakkana nga aggaliddwa.