Byemukola Ssibiraba; Museveni Atabukidde Aba 'Weaalth Creation'

0
998

Omukulembeeze w’egwanga ayambalidde bofiisa ba ba Gavumenti abavunanyizibwa kunteekateeka eyokusindikiriza obwavu e Luwero, operation wealth creation, bagamba nti enkwata gyebajikuttemu eyolekedde okufafagana ng’entuungo eyiika.
Omukulembeeze aliko nebofiisa bakunyiza mulujudde ng’agamba nti bano bebavuddeko obuzibu, era nakakasa nti munaku kkumi eziddako agenda kutalaaga Uganda ng’asasanya enjiri eyokusindikiriza obwavu, bino byonna abadde makulubita.