City Oilers Eyanjulidde Abawagizi Ekikopo

0
657

Oluvannyuma lw’okuwangula empaka za zone 5, omutendesi wa City Oil Mandy Juruni wamu ne captain Jimmy Enabu basuubizza obuwanguzi nate mu mpaka z’olukalu lwa Africa eziriyindira e Cairo mu Misiri mu Dec.
Obweyamu buno babuwadde leero nga balaga bakama babwe ekikopo kye baawangudde mu mpaka ezaabadde e Tanzania.

More News