DP ku Myaka 62: Ebikujjuko Bya Kubeera Wakiso

0
1135

Democratic Party, ekibiina ky’ebyobufuzi ekisingira ddala obukulu mu ggwanga, kiri mu keterekerero ka kujaguza emuyaka 62 kasooka kigunjibwawo.
President wa DP munnamateeka Nobert Mao agambye nti bo ng’ekibiina beenyumiriza mu myaka gno 62 gye bawangaalidde mu kisaawe ky’ebyobufuzi.
Mao agambye nti bye benyumirizaamu bingi ddala, ate n’ebiseera bya DP ebijja mu maaso wamma gwe bitangaavu.