Ebeeyi Y'amafuta Gakukendera

0
558

Bank y’ensi yonna World Bank eragudde nti akabi kajja, egambye nti omwaka ogujja 2017 ebbeeyi y’amafuta yaakulinnya, engeri amawanga agali mu mukago ogusima amafuta ogwa OPEC okulaalika nti gaakukendeeza ku kusima amafuta.
Bank eno egambye nti olw’okuba emiwendo gy’amafuta n’ebintu ebirala ebikolebwa okuva mu mafuta gibadde wansi nnyo okumala ebbanga, omwaka ogujja gyolekjedde okulinnya.