Ebya Siniya 4 Bitandise Leero

0
870

Olwaleero abayizi ba siniya ey’okuna lwebatandise ebibuuzo byabwe ebyakamalirizo nga abayizi batandise na ssomo lya Physics.
Abayizi abasoba mu mitwalo asatu beebatudde ebibuuzo olwaleero mu ggwanga wonna era nga abasasi baffe batambuddeko mu masomero agenjawulo okulaba bwebitambudde.