Ebya Siniya Bya Wiiki Ejja, Abakoppi Balabuddwa

0
607

Abayizi aba siniya ey’okuna bali mu keterekerero ka kukola bigezo eby’akamalirizo okwetoloola eggwanga lyonna.
Ebigezo biggyibwako akawuuwo ku Bbalaza, bya kukulungula wiiki 3, era ekitongole ky’ebigezo ekya UNEB kirabuydde ababbirira ebigezo nti ku luno bagenda balaamye.