Eddogo Lyongedde Okutabuka e Masaka

0
797

Banamasaka bawereddwa amagezi okukomya omuze ogw’okulowoleza mubandoga atatadde, nga kino kivuddeko nabantu abamu okutta banabwe mungeri y’okutwalira amateeka mu ngalo, nga babatekako ebyobulogo, songa endwadde ezimu eziba zibaluma ziba zetaaga basawo bakugu.