Eddwaliro Ly'e Kangulumira Eri Bubi

0
659

Agava e Kayunga ga batuuze abasazeewo okuzira eddwaliro lya Gavt erya Kangulumira Health center four nga bagamba nti embeera gyeririmu tekyabaganya kujjanjabirwamu.
Abatuuze beekokkola eddwaaliro lyabwe nti temuli ddagala wadde obujjanjabi bwonna, era batugambye nti baasigalira kukebererwayo musaayi, olumanya ekibaluma nga batandika kunoonya ddagala.

More News