Enjala Abaayo Bagyasimula Bugolo

0
691

Bwotuukako mu bitundu bye Teso tolemwa kunyeenya mutwe olw’enjala ani amuwadde akatebe evudde ku kyeya ekisensedde abantu b’eno.
Ennimiro zonna zisaanyewo olw’akasana ppereketya akeememula obuteddiza nga nebyaagi mu maka agasinga obungi byonna bikalu temuli wadde empeke y’omuwemba.
Bahati Remmy akyali mu bitundu eby’e Teso era yabirina mu bujjuvu