Enjala Enatera Okusonjola Ab'e Isingiro

0
584

Akasana ppereketya akaaka ensangi zino ab’e Isingiro kabalese bakaaba ttwawa nga ntulege, era abatuuze bangi beemagaza bwe magaza.
Agavaayo gagamba nti ekyeya kibayisizza bubi nnyo, abantu abamu batuuse n’okutondoka enjala enjala, okwo gattako ebisolo n’ebirime byonna okukala.
Enjala ezinzeeko ebyalo byeyo era amaka agasinga obungi gasiibirira miyembe na mapaapaali.

More News