Ensimbi Ziyongeddwa mu Tekinologiya

0
1030

Gavumenti eyise abavubuka bagende mu kisaawe ky’ebya tekinologiya baganyulwe mu nsimbi obuwumbi 15 zeyassa mu kisaawe ekyo.
Minisita omubeezi owa tekinologiya Aidah Nantaba agambye nti omukisa guno gujja kuyamba abavubuka okulwanyisa ebbula ly’emirimu eririwo kati.