Ensonga Za Besigye Zijulidde Kadaga

0
935

Ensonga za Besigye ne Poliisi eyasalawo okumukumiira mu maka ge e Kasangati zikutte wansi ne wagulu, nga mukadde kano ababaka bagamba nti ekimala kimala, Besigye agwana okulekebwa eddembe lye.
Bano babakanye nakyakukunganya mikono Palamenti eyitibwe mu lutuula olw’enjawulo okusala entotto ku nsonga za Besigye, kuba waali ayisibwa nga mutujju.