Eza Pool, ZengeddeUganda Eyise Abazannyi 30

0
443

Ng’ebula enaku ssatu empaka za All Africa pool Championship zijibweko akawuwo wali mu Lugogo Indoor Arena , ekitongole kya Pool association of Uganda kiyise abazanyi amakumi 30 okulondako baani abanakirira Uganda.