Jeje Odongo Awaanye Poliisi, Mukola Bulungi

0
626

Minisita w’ensonga z’omunda Gen Jeje Odongo atenderezza nnyo poliisi ya Uganda olw’okukola obutaweera okutebenkeza emirembe mu ggwanga.
Minisita Odong akinogaanyizza nti police esaana esiimwe olw’okufufuggaza bannabyabufuzi ab’oludda oluvuganya, b’agambye nti ebigendererwa byabwe bya kutabangula ggwanga.
Asabye gavumenti eyongere okuteeka sente mu police kuybanga omulimu gw’ekola gulabwako, era n’abasaba obutaaggwaamu maanyi.