Kaawa Bamukola mu Bikuta Bya Mmwanyi

0
1236

Ekitongole ekivunanyizibwa ku mutindo mu gwanga ekya Uganda national bureau of standards, nga bali wamu n’ekikuuma omutindo gw’emwanyi, Uganda coffee development Authority bagadde amakolero ga kaawa attaano, nga banno basangiddwa nga basanuusa busunsuku obuvudde ku mwanyi nebaguza abantu nti kaawa.