Kabaka Aggumizza Obukulu Bwa Bulungibwansi –

0
1259

Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri aggumiza amakulu ga Bulungi nakakasa nti nkola esobola okuyamba ebitundu n’egwanga okutwaliza awamu.
Olwaleero Obuganda bukuzizza olunaku lwa Bulugi Bwansi, nga luno lwelunaku obuganda lwebukuza ameefuga gwabwo, nga Bujukira olunaku abangereza lwebakwasa Buganda obwetwaze mu 1962. Ssabasajja Kabaka olunaku alukulizza mu saza lyebusujju.