Kakande Agabiddwa Okusima Omusenyu Gwa Lwera

0
1086

Akakiiko ka paalimenti akavunanyizibwa ku butonde bwensi, kayimirizza mbagirawo Nabbi Kakande okukomya okusima omusenyu ku nnyanja Nalubaale mu bitundu bya Lweera.
Ababaka bagamba nti ono tafuna nga ku kiwandiiko kimukkiriza kusima musenyu sso nga byakola byonoona butonde.