Kamya Kati Atikiza ne Bannamakolero

0
628

Wadde nga gavumenti eyagala bannayuganda bagule ebintu ebikolebwa kuno, naye ekyali omulimu munene okuteleeza embeera bannamakoler abakola abintu bino mwebakolera.
Olwaleero bannamakolera abeegatira mu kibiina kyabwe ekya Uganda manufacturers association UMA, baloopedde minisita wa kampala Beti Olive Namisango Kamya nti ekitongole ekiddukanya ekibuga ekya KCCA kibafudde lusuku gyebaddukira buli njala lwebaluma, nga kati babongezza n’omusolo gw’ettaka okutudde amakolero awatali yadde okubeebuuzaako.
Bino okubimugamba, minisita abadde awuubyeko olulu lw’ebigere mu maka ga bannamakolera bano, wali e Lugogo