KCCA Eyongedde Okunyiriza Ekibuga

0
569

Ekitongole ekikulira ekibuga Kampala ki KCCA kyekokkodde abagoba b’ebidduka abasiiwuufu b’empisa, abava ku nguudo kwe bavugira ate ne balumba obukubo obuyitwamu ab’ebigere.
KCCA egamba nti yateekamu sente eziwera okuteeka obuggyo mu bukubo bw’abe bigere, naye kyennyamiza nti ate ab’ebidduka batandise okubwonoona mu kaseera mpaawe kaaga.