KCCA FC Yesunga Okukuba SC Villa Wiiki Ejja

0
631

Kcca abakulembedde liigi yegwanga, bagamba nti Villa ekyokukuba Express FC tekibeyibaaza ng’omusimbu atabaala, nebalowooza nti bamanyi kuba KCCA kyeriko ekyagala.
Geofrey Serunkuuma nga yakulembedde abateebi agamba nti nga lumu omwezi ogw’ekkumi n’ogumu aba Villa bagya kumanya kiki kyekitegeeza okuba nga gwe okulembedde liigi.