Matia Lule Azize Okutendeka Tiimu Y'e Somalia

0
427

Matia Lule, Abasomaali gwe baapokera omusimbi agende abatendekere tiimu yabwe ey’omupiira omulimu agutidde, n’akasente ke baali bamuwadde okumuperereza akazzizzaayo.
Matia Lule agambye nti si ka nsimbi, naye omulimu gw’e Somalia teguukoleke.