Mikwano Gya Luwandagga Gimusibudde

0
766

Abaganda bagamba nti engombo ennungi ekwogeeza ku mufu, nga bagezaako okulaga nti omuntu akola ebirungi nebwava mu bulamu bwensi eno basigala bamwogerako birungi byerere.
Olugero lutukidde ku Andy Patrick Luwandaga abadde akulira ebyemizannyo ku TV y’egwanga. Ngono abantu banji bamwogeddeko birungi byerere. Okusiima omugenzi kukulembeddwamu Dr Joseph Serwadda.