Minisita Jeje Odong Alambudde Abaka Gyebasibirwa

0
719

Minisita w’ensonga z’omuna Jeje Odongo olwaleero abitaddemu engatto n’alambula ekkomera ly’e Luzira, okuzuula ebisomooza n’engeri gye bayinza okubimalawo.
Jeje Odong agambye nti wakyaliwo ekkekwa ly’ensimbi mu makomera ga Uganda, era ky’ekizibu kye bagezaako okunogera eddagala mu bwangu ddala.