Minisitule Ly'ekikula Ly'abantu Ekaaba Lwa Ttaka

0
1121

Ekibba ttaka mu Uganda tekikyataliza lya Gavumenti nalyabwananyini, anti lyonna abagezigezi balifunirako ebyapa.
Minitule yekikula ky’abantu weeri erajana anti ettaka lyaayo e Nagulu ne Kampiringisa balibba dda, nga nebyapa babirina era kizibu okumala gabasindikiriza, ekyeralikiriza abakulu mu ministule.