Mukomye Okumala Gewola Ssente

0
732

Abakulira amassomero agatali gamu mugwanga, bawereddwa amagezi okulowooza ennyo nga tebanaba kwewola nsimbi, bwebazuula nga zebagenda okwewola tezigenda kuza magoba baba balina byesonyiwa.
Omuwandiisi ow’enkalakalira mu ministule ye byenjigiriza Dr Rose Nassali agamba nti embeera yebyenfuna mugwanga sinungi, nabwekityo abantu balina okuba abegendereza nga bewola, baleke kufiirwa.