Museveni Acoomedde Abataayagaliza NRM

0
683

Owebbango bwotomuwemukira tewebikka naye n’omukulembeeze wegwanga leero awemukidde abefuula nti bebananyini NRM nebatandiika okulemesa nokutogera abalala.
Omukulembeeze okusinga atunulidde abakadde mu kibiina nagamba nti ab’omutima bweguti bebamu kubasibidde ekibiina emabega.