Mwetannire Abapunta

0
719

Ekibiina ekigatta abakola ogwokupunta ettaka okuba okupima ettaka,kiwadde banayuganda amagezi nti bave mukupimisa ettaka amaaso, wabula betanire abalina okukola omulimu guno, nga kino kijja nakubayamba okufuna ebiwandiiko ebikwata ku ttaka lyabwe.