Mwoyo Yanzikako Nensonyiwa Rwakasisi – Museveni

0
1157

Omukulembeeze w’egwanga YKM kyadaaki anyonyodde lwaki yavaayo nasonyiwa muna UPC Chris Rwakasisi, ngono yali alindiridde kutibwa. Omukulembeeze akakasiza nti yali mwoyo mutukirivu eyamulabikira namulagira okusonyiwa Rwakasisi.
Omukulembeeze abadde mukusabira okwegwanga lyonna nanyonyola lwaki yagoba amasisinzizo mu nkambi z’amagye.