Nakalembe Akulembedde Eza Uganda Open

0
661

Nnatamegwa w’emapaka za Golf eza Uganda Open Flavior Namakula simusanyufu nengeri gyakozeemu kulunaku olusooka olw’empaka za zino ezitandise olwalero e Kitante wano mu Kampala.
Namakula, olunaku olusooka alumalidde mu kyakubiri mwasibaganidde n’omunaKenya Nyakio Agnes saako n’omu Tanzania Idi Madiina.
Irene Nakalembe yalidemu banne akendo olwalero.