Ngenda Kujjemera Kooti Y'e Nakawa – Besigye

0
862

Eyakwata bendera y’ekibiina kya FDC mu kuvuganya ku bwa pulezidenti omwaka guno munna FDC kayingo Dr. Kizza Besigye, atiisizzatiisizza okujeemera ebiragiro bya kkooti ento e Nakawa nga agamba nti emuwuddiisa ng’eyongezaayo okuwulira omusango ogumuvunaanibwa ogw’okulya munsi olukwe.
Besigye okuvaayo n’endowooza eno kiddiridde omulamuzi wa kkooti eno Lillian Bucyana nate okwongezaayo okuwulira omusango ogumuvunanibwa, olw’okuwa gavumenti obudde obumala okukungaanaya obujulizi obumulumiriza.
Moses Walugembe alina ebisingawo.

More News