Ntagali Alabudde ku Kibba Ttaka

0
598

Sabalabirizi w’ekanisa ya Uganda his Grace Stanley Ntagali awanjagidde banayuganda okwejiramu ddala omuze ogwokubba ettaka lyabalala, kuba kino kivaako entalo n’obutabanguko mu bitundu .
Ntagali era awadde banayuganda amagezi nti ettaka bwebaba tebalina kyebalikolerako balipangise nga kino kubataasa ku babbi b’ettaka.