Obubbi Bw'oku Kkubo Bukomyewo

0
616

Poliisi mu Uganda erabudde bannayuganda okwelinda abanyazi b’okunguudo abagufudde omugano okubba bannayuganda naddala mu biseera ebyekiro. Poliisi enokoddeyo enguudo okuli olugenda e Gulu, olw’e Masaka n’olwe Jinja.