Ofiisi Za Observer Bazeemu Okuzimenya

0
657

Abakulira olupapula lwa Weekly observer bakeredde mu kiyongobero, oluvanyuma lw’abazigu abatanaba kutegerekeka abamenye nebabba ebintu ebyenjawulo.
Ye omukuumi eyabaddewo talinze binaddirira emmundu gyabadde akumiisa, ajisuddewo amagulu negamweyimirira mpaawo amanyi gyeyekukumye.