Omwana Ow'emitwe Ebiri Azaaliddwa e Mubende

0
1039

Abatuuze ku kyalo Mujunwa ekisangibwa mu district ye Mubende baguddemu ekyekango enkya y’aleero, mutuuze munnaabwe bwazadde omwana ow’ebyewunyo.
Abantu bekuluumuludde okuva ebuule ne bweya okulaba omwana ow’emitwe ebiri azaaliddwa era kira buli amulabako akuba nduulu okwo kwossa n’okwesansabaga.
Magembe Farish gano yagatusakidde