Omwana Wuuno Alina Ebituli Bisatu mu Mutima

0
1002

Wuuno Nakalyango Angel atasobola nakusimbula kigere kyoka nga alina omwaka gunu nemyezi 7 lwakimbe kyamutima era asaba buyambi bwo.
Abasawo bakyetakula omutwe nejebuli eno kukiki ekivirideko abaana abazalibwa ensangi zino okubeera nekimbe kyo’mutima ,anti kubuli 1000 ,100 babeera nekimbe kino.