Poliisi Ya Uganda ne Rwanda mu Lukiiko

0
999

Ssabaduumizi wa poliisi y’e Rwanda Com Gen. Emmanuel Gasana asoomozezza poliisi y’akuno okwongera okutendeka abaserikale baayo obukodyo obwomulembe obunaabayamba okulwanyisa obumenyi bw’amateeka naddala obukolebwa ku nsalo z’amawanga.
Gen Gasana asinzidde mu lukungaana lw’amawanga gombiliri olw’ebyokwerinda nakinoganya nga bwewakyaliwo omuwaatwa wakati webitongole bya poliisi byombiliri nga kale gwetaaga okuzibikirwa nga bukyali.