Ssentamu Yeetisse Eza "Pool" Ezibadde e Jinja

0
507

Ibrahim Sentamu ayiseemu okwesogga empaka ez’akamalirizo ez’eggwanga lyonna mu muzannyo gwa pool.
Empaka ez’akamalirizo zaakuyindira Lugogo nga 22 Oct.
Sentamu yawangudde empaka ezaabadde e Jinja ku Queens palace ku nkomerero ya wiiki.